TOP

Laba ekyali ku Mbaga ya Bobi Wine mu bifaananyi

By Josephat Sseguya

Added 16th October 2019

Yalonda ennaku z’omwezi ezeefaananyiriza Kabaka ze yagattibwako ne Nabagereka kye yava yaliwo nga 27 August 2011 ng’eya Kabaka bwe yaliwo nga 27 August, 1999.

Wed9 703x422

Yalonda ennaku z’omwezi ezeefaananyiriza Kabaka ze yagattibwako ne Nabagereka kye yava yaliwo nga 27 August 2011 ng’eya Kabaka bwe yaliwo nga 27 August, 1999.

Yagattibwa ne mukyalawe, Barbie Itungo ku lutikko e Lubaga wakati mu nnamungi w’omuntu okusaakaanya n’enduulu ku buli kyali kigenda mu maaso nga n’abalala baali mu maka gaabwe ne ku mirimu gye baali balabira ebigenda mu maaso.