TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Aba KCCA babakuutidde okuba abalambulukufu ku mirimu

Aba KCCA babakuutidde okuba abalambulukufu ku mirimu

By Musasi wa Bukedde

Added 16th October 2019

Abakozi b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera ekibuga Kampala ekya KCCA bakubiriziddwa okubeera abalambulukufu wakati mu kusoomoozebwa kwe bakoleramu.

2 703x422

abakozi ba KCCA ne Rev Can. Kasirye

BYA PROSSY NABABINGE.

Abakozi b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera ekibuga Kampala ekya KCCA bakubiriziddwa okubeera abalambulukufu wakati mu kusoomoozebwa kwe bakoleramu. 

Bino bibagambiddwa Rev. Canon Eric Kasirye okuva mu busabaddinkoni bw’e Luteete mu Bulabirizi bw’e Luweero mu kusinza okwategekeddwa awabeera enkiiko za meeya ku ofiisi za Kampala Central.

Ono abasibiridde entanda mu kitabo kya Bafiripi 4:11 era n’abeebaza okubeera abagumiikiriza nga kwotadde n’okubakulisa okuweza emyaka 3 nga bakungaana mu kusinza okubeerawo buli Lwakusatu olusooka mu mwezi. 

Oluvannyuma baasaze keeki y'obuwanguzi era ng'okusaba kuno kwetabiddwamu abakozi mu kitongole ku madaala agenjawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paska 220x290

Mukoka asse omukadde

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Kaliisizo South mu Kalisizo Town Council mu disitulikiti y'e Kyotera,...

Fari1 220x290

Laba amaziga g’essanyu.

Munnakatemba era omuzannyi wa firimu Faridah Ndausi bamukoledde akabaga k'amazaalibwa nga takasuubira, akaabye...

Mbarara City ekutte Nkata ku nkoona...

Brian Ssenyondo akomezeddwawo okutwala Mbarara City mu maaso oluvannyuma lw'okukwata Nkata ku nkoona.

Buloba1 220x290

Blick afunzizza engule y'ezaakafubutuko...

Blick kati abuzaayo empaka za mirundi 2 (Kapeeka ne Boxing day)okulangirirwa nga kyampiyoni w'ezaakafubutuko....

Img3804webuse 220x290

Ekivvulu kya Toto kiri mu ggiya...

Ekivvulu ky'abaana ekya ToTo ekitegekebwa Vision Group kyengedde nga kati olwa December 8 lwe lulindirirwa lwokka...