TOP
  • Home
  • Amawulire
  • URA eggaddewo SkyLight Arcade abasuubuzi ne bakonkomala

URA eggaddewo SkyLight Arcade abasuubuzi ne bakonkomala

By Musasi wa Bukedde

Added 18th October 2019

WAABADDEWO akassattiro mu kibuga abasuubuzi abakolera ku kizimbe kya Sky Light Arcade bwe baasanze ng'amaduuka gaabwe gasaliddwaako abaseerikale n'obupande obubalagira obutaddamu kukkakalabizaawo paka nga bananyini kizimbe bamaze okusasula omusolo gwa URA.

Sky2 703x422

Amaduuka ku SkyLight Arcade agaggaddwa.

BYA LAWRENCE MUKASA

WAABADDEWO akassattiro mu kibuga abasuubuzi abakolera ku kizimbe kya Sky Light Arcade bwe baasanze ng'amaduuka gaabwe gasaliddwaako abaseerikale n'obupande obubalagira obutaddamu kukkakalabizaawo paka nga bananyini kizimbe bamaze okusasula omusolo gwa URA.

 

Ekizimbe kya Sky Light Arcade kya muggagga ategerekese nga Muhammed Ziwa era nga kigambibwa nti aba URA bamubanja obukadde obusoba mu 500 era nga zino zezisasulwa banNanyini bizimbe mu Kampala eza ''Property Rent Taxe'' nga kigambibwa nti zino Ziwa azze azebalama okuzisasula.

 baserikale basiibye bakuuma ekizimbe Abaserikale basiibye bakuuma ekizimbe.

 

Leero ab'ekitongole kya URA basazeeko ekizimbe kye era n ebayungula abawanvu n'abampi nga tewali musubuuzi akirizibwa ku kizimbe kino, ekitadde bannakibuga ku bunkenke nga beebuuza ekiddako.

Bbo abasubuuzi ababadde tebasalikako musale basabye gavumenti eveeyo ebayambe ku ba URA olwokubonereza bbo abapangisa abasasula emisolo gyabwe.

 masuuka amaggale Amasuuka amaggale

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abataka1webuse 220x290

Tetugenda kusirika ng'ebika bisereba...

Bakatikkiro b'ebika balayidde obutaleka bika kusereba ne basalawo okwegatta bakolere wamu okubitumbula

Muzaata 220x290

Ebyabadde mu nsisinkano ya Museveni...

Pulezidenti Museveni asisinkanye akakiiko ka poliisi akafuzi n’alagira abaserikale essira balisse ku kulwanyisa...

Lim21webuse 220x290

Engeri gy'olimira mu kkutiya okufuna...

Omusomesa akulaga bw'akozesa ebikutiya okukola ssente mu kulima enva endiirwa

Bebi 220x290

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu

Pawa4 220x290

Gav't etongozza enteekateeka ya...

MINISITA w'eby’amasanyalaze n’obugagga bw’omuttaka Eng. Irene Muloni atongoza entekateeka empya gavumenti mwegenda...