TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Agambibwa okutomera omwana nadduka bamukwatidde mu Industrial Area

Agambibwa okutomera omwana nadduka bamukwatidde mu Industrial Area

By Joseph Makumbi

Added 18th October 2019

Omusajja agambibwa okutomera omwana n'amumenya amagulu n'adduka yerize ne poliisi ebadde emuyigga.

Kwata1 703x422

Napoleon (wakati) ng'akwatiddwa.

Bya Joseph Makumbi
 
Omusajja agambibwa okutomera omwana n'amumenya amagulu n'adduka yerize ne poliisi ebadde emuyigga.
 
Omusajja ono eyategerekeseeko erya Napoleon kigambibwa nti, ddereeva wa mmotoka za ofiisi ya Ssaabawolereza wa Gavumenti.

 

 
Gye buvuddeko mu bitundu by'e Kawempe, yatomera omwana n'amumenya amagulu n'abula era okuva olwo babadde bamuyigga okutuusa lwe baamukutte mu maaso ga ofiisi za Vision Group mu Industrial Area.

 

 
Kyokka okumukwata, waabaddewo okuluma n'ogw'engulu anti yalaze abaserikale nti ddala musajja. Yeenyodde nabo nga bwabuuza omusango gwe bamuvunaana wabula oluvannyuma baamusinzizza amaanyi ne bamutwala.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abataka1webuse 220x290

Tetugenda kusirika ng'ebika bisereba...

Bakatikkiro b'ebika balayidde obutaleka bika kusereba ne basalawo okwegatta bakolere wamu okubitumbula

Muzaata 220x290

Ebyabadde mu nsisinkano ya Museveni...

Pulezidenti Museveni asisinkanye akakiiko ka poliisi akafuzi n’alagira abaserikale essira balisse ku kulwanyisa...

Lim21webuse 220x290

Engeri gy'olimira mu kkutiya okufuna...

Omusomesa akulaga bw'akozesa ebikutiya okukola ssente mu kulima enva endiirwa

Bebi 220x290

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu

Pawa4 220x290

Gav't etongozza enteekateeka ya...

MINISITA w'eby’amasanyalaze n’obugagga bw’omuttaka Eng. Irene Muloni atongoza entekateeka empya gavumenti mwegenda...