TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eddy Kenzo alinnye ennyonyi akomawo: Enteekateeka z'okumwaniriza ziizino

Eddy Kenzo alinnye ennyonyi akomawo: Enteekateeka z'okumwaniriza ziizino

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd October 2019

Abawagizi be eggulo baasiibye beetala kumwaniriza ku kisaawe e Ntebe w’asuubirwa okutuuka ku ssaawa 7:00 ez’emisana.

7305164131168151550601789124500429411975168n 703x422

Abawagizi be eggulo baasiibye beetala kumwaniriza ku kisaawe e Ntebe w’asuubirwa okutuuka ku ssaawa 7:00 ez’emisana.

Basiibye batungisa mijoozi okuwandiikiddwa ebigambo ’Welcome Eddy Kenzo, Uganda’s music export’ n’ebigambo ebirala ebimuwaana.

E Ntebe w’ategekeddwawo oluseregende lw’emmotoka olugenda okumutwala obutereevu e Makindye mu Kizungu w’agenda okukuba olukung’aana lwa bannamawulire annyonnyole by’atuseeko wakati we ne Muzaata eyamuvuma jjuuzi okubeera ssemyekozo.

Abategeka okumwaniriza bakulembeddwa Full Figure ne Maneja Roger Lubega owa Spice Diana ategese ‘convoy’ erimu mmotoka za BMW, Range Rover, Limousine n’endala.

Kenzo ali mu Amerika essaawa eno. Waabaddewo n’ebyogerwa nti minisita Kiwanda alina entegeka okutwala Kenzo ewa Pulezidenti Museveni amwanjulire engule ze yawangudde.

Abadigize e Mukono bayiiridde Eddy Kenzo baketi y'omusulo ku siteegi ng'ajaganya amazaalibwa ge: Abaggunze agakonde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...