TOP

Asobeddwa kibuyaga bw'asudde ennyumba ye

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd October 2019

Nanfuka agamba nti ennyumba yagudde ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde mu nkuba eyatonnye ng’erimu ne kibuyaga

Mukadde1xx 703x422

Nanfuka ng'ali ne bazukulu be ku nnyumba eyagudde.

OMUKYALA ow’emyaka 67 ng’abeera Kiwoko A mu disitulikiti y’e Nakaseke awanjagidde abazirakissa okumuduukirira oluvannyuma lw’ennyumba mw’abadde asula ne bazukulu be okuggwa.
 
Nanfuka agamba nti  ennyumba yagudde ku  Lwokusatu lwa wiiki ewedde mu nkuba eyatonnye ng’erimu ne kibuyaga.
 
Yeebaziza Katonda eyabasobozesezza okusimattuka n’ategeezza nti olwawulidde ekisenge nga kyekaaka ne badduka.
 
Yagambye nti wadde obulamu bwatasiddwa naye ebintu byonna byayonoonese n’asaba abazirakissa okumuduukirira ku nnamba 0776711471. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paska 220x290

Mukoka asse omukadde

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Kaliisizo South mu Kalisizo Town Council mu disitulikiti y'e Kyotera,...

Fari1 220x290

Laba amaziga g’essanyu.

Munnakatemba era omuzannyi wa firimu Faridah Ndausi bamukoledde akabaga k'amazaalibwa nga takasuubira, akaabye...

Mbarara City ekutte Nkata ku nkoona...

Brian Ssenyondo akomezeddwawo okutwala Mbarara City mu maaso oluvannyuma lw'okukwata Nkata ku nkoona.

Buloba1 220x290

Blick afunzizza engule y'ezaakafubutuko...

Blick kati abuzaayo empaka za mirundi 2 (Kapeeka ne Boxing day)okulangirirwa nga kyampiyoni w'ezaakafubutuko....

Img3804webuse 220x290

Ekivvulu kya Toto kiri mu ggiya...

Ekivvulu ky'abaana ekya ToTo ekitegekebwa Vision Group kyengedde nga kati olwa December 8 lwe lulindirirwa lwokka...