TOP

Abatuuze begugunze lwa poliisi kutta munnaabwe

By Ponsiano Nsimbi

Added 28th October 2019

Poliisi n'amagye biyitiddwa bukubirire okukakkanya embeera Ku kyalo Buyala Ku luguudo lwe Mityana oluvannyuma lwabatuuze okwegunga ngetabwa Eva Ku atwala poliisi ye Buyala Julius Kusiima okulagira abasirikale ba LDU okukuba Sam Odukuru amasasi agamutiddewo.

Buyala1 703x422

Aba LDU nga bakubagana n'abatuuze.

Bya Ponsiano Nsimbi

Poliisi n'amagye biyitiddwa bukubirire okukakkanya embeera Ku kyalo Buyala Ku luguudo lwe Mityana oluvannyuma lw'abatuuze okwegugunga ng'entabwe eva ku atwala poliisi ye Buyala Julius Kusiima okulagira abasirikale ba LDU okukuba Sam Odukuru amasasi agaamutiddewo.

Ettemu lino kigambibwa nti lyabaddewo ku ssaawa 3:00 ez'ekiro.

mugenzi dukuruOmugenzi Adukuru

 

Hajji Musa Ssemakula ssentebe w'ekyalo yategeezezza nti Odukuru yamaze kufuna butakkaanya na mukazi we era poliisi yabadde egezaako okumukwata oluvannyuma lwokubagirayo ejjambiya.

Wabula ekyewunyisizza abatuuze kwe kuba nti ettemu lino lyakoleddwa mu maaso ga poliisi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kid2 220x290

Ekiri mu Toto Festival e Namboole...

Ekiri mu Toto Festival e Namboole

Man2 220x290

Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana...

Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana ne mukyala we-Oyo omukazi anneesibako

Nom8 220x290

Norman Musinga mukyala we amuwadde...

Norman Musinga mukyala we amuwadde obukwakkulizo obukambwe nga baawukana

Nom3 220x290

Akulira ebidduka mu Kampala atabuse...

Akulira ebidduka mu Kampala atabuse nemukazi we

Awar 220x290

Owa Bukedde awangudde engule

Bannamawulire n’abayimbi bawangudde engule mu mpaka za Rising Star Awards