TOP

Rema bwampita ku mikolo ng'enda - Kenzo

By Musasi wa Bukedde

Added 31st October 2019

Ndi muwuulu, atabuddwa, alina omutima omumenyefu naye sinoonya kubanga nkyali munyivu’ Kenzo bwe yategeezezza.

Kenzomestil1 703x422

Kenzo (ku kkono) ng'ayogera mu lukungaana lw'abannamawulire.

Bya Musasi Waffe

OMUYIMBI Eddy Kenzo ategeezezza nti singa aba ayitiddwa mu kwanjula kw’eyali muganzi we, omuyimbi Rema Namakula ajja kugenda mu mutima mulungi abeererewo mukwano gwe gwayise ow’olubeerera.

“Mmanyi Rema gawuni gye yali ayagala, kati agenda kugifuna era musanyukirako. Tewali amanyi Rema kusinga nze abadde naye emyaka etaano nga tulya ffena era nga tusula ffena” Kenzo bwe yategeezezza.

 enzo mu lukungaana lwabannamawulire Kenzo mu lukungaana lw'abannamawulire.

 

Bino bibadde mu lukungaana lw’abannamawulire Kenzo lwatuuzizza ku wooteeri ya Mestil mu Kampala.

Ndi muwuulu, atabuddwa, alina omutima omumenyefu naye sinoonya kubanga nkyali munyivu’ Kenzo bwe yategeezezza.

Rema ali mu kattu k'okusunsula abantu abaneetaba mu kwanjula kwe

Kenzo agambye kyaliko kati kwe kubeera ng’agatta famire ye, lwakuba essaawa eno muwala we Amaal Musuuza takyamufuna bulungi, olw’okuba nti tebamukkiriza kumutuukako engeri gye yafuna taata omupya.

Embeera ya Rema ne Kenzo erekedde abawagizi baabwe ebibuuzo

 

Omukolo gw'okukyala kwa Rema mu bujjuvu

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam