TOP

Kabaka alonze abaamasaza abaggya

By Dickson Kulumba

Added 1st November 2019

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II alonze abaami b’amasaza abaggya nga badda mu bigere byaabo ababadde mu buvunaanyizibwa buno emyaka etaano emabega.

Masazabukedde3 703x422

Agnes Nakibirige Sempa kati ye Kaggo atwala Kyaddondo.

Bya DICKSON KULUMBA 

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II alonze abaami b’amasaza abaggya nga badda mu bigere byaabo ababadde mu buvunaanyizibwa buno emyaka etaano emabega.

Wansi be baami abajjuvu mu buli ssaza;-

Kyadondo;-  Agnes Nakibirige Ssempa

Ssingo- David Nantagya

Kyaggwe;- Elijah Bogere

Mawokota - Gabiriel Kabonge

Gomba;- Celestino Jackson Musisi

Buddu;- Jude Muleke

 sebwana harles iberu isirizzamwami atwala essaza lye usiro Ssebwana Charles Kiberu Kisirizza,Omwami atwala essaza ly'e Busiro.

 

Bugerere;- James Ssempigga

Bulemeezi;- Ronald Mulondo

Buluuli;- Gerald Kyanjo

Busiro;- Charles Kiberi Kisirizza

Busujju;- Mark Jjingo Kaberenge II

Butambala;- Hajj Sulaiman Magala

Buvuma;- Lawrence Kayiza

 ark jingo aberenge  asujjuatwala essaza lye usujju sigaddeko ku bukulu Mark Jjingo Kaberenge II Kasujju,atwala essaza ly'e Busujju. Asigaddeko ku bukulu.

 

Buweekula;- Immaculate Nantaayi Kafeero

Kabula;- David Luyimbaazi  Kiyingi

Kkooki;- Apollo Sansa Kabumbuli II

Mawogola;- Muhammed Sserwadda

Ssese;- Augustine Kasirye

 abriel abongeabadde omumyuka wa ayima ati ye ayima atwala awokota Gabriel Kabonge,abadde omumyuka wa Kayima. Kati ye Kayima atwala Mawokota.

 

Olukalala lw'abamasaza olujjuvu

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.