TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ssenga okulaze obulabe obuli mu kulaba ebifaananyi by'obuseegu

Ssenga okulaze obulabe obuli mu kulaba ebifaananyi by'obuseegu

By Musasi wa Bukedde

Added 5th November 2019

Ssenga okulaze obulabe obuli mu kulaba ebifaananyi by'obuseegu

Kab1 703x422

Okwemanyiiza okulaba ebifaananyi by’obuseegu. Omusajja bw’amanyiira okulaba ebifaananyi by’abakazi abali obwereere oba abeegatta, kyangu okuba ng’abafaanana bwe batyo b’ayagala okwegatta nabo, ne yeerabira nti endabika yaabwe si ya muntu wa bulijjo, kubanga babeera babayooyoose nnyo basobola okunyirira mu bifaananyi ebyo.

Weesanga nga bw’aba acamuka alabye abakazi abafaanana bwe batyo, bw’adda awaka tayinza kucamuka, era ne bw’agezaako akoma mu kkubo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Zab1 220x290

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza...

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza abakazi; Tujja kubabaggyako tubawe abeesobola

Nam1 220x290

Laba engeri Rema gye yafaananye...

Laba engeri Rema gye yafaananye nga Malaika ng'ayanjula Hamza

Nabagereka11 220x290

Okwanjula kw'omuyimbi Rema Namakula...

Okwanjula kw'omuyimbi Rema Namakula mu bifaananyi

Chile1 220x290

CHILE EGOBYE ABAZANNYI

EKIBIINA ekifuga omupiira mu Chile kigobye abazannyi 20 mu nkambi lwa kuwagira bannansi abeekalakaasa nga baagala...

Ssekamanya00webuse 220x290

Obutabanguko mu maka bwongedde...

Omusumba eyawummula, Mathias Ssekamaanya asabye abafumbo okufunaolunaku bakubaganye ebirowoozo ku ntambula y'amaka...