TOP

Abakristaayo bongedde essaala

By Paddy Bukenya

Added 5th November 2019

ABAKRISITAAYO b'e Masaka bali mu ssaala oluvannyuma lwa Canon Nkambo okuteekebwa ku lukalala lw'abeesibyewo okuvuganya ku kifo ky'obulabirizi bwa Mityana.

Canonnkambomugerwaavuganyakubulabirizi 703x422

Canon Nkambo

ABAKRISITAAYO b'e Masaka bali mu ssaala oluvannyuma lwa Canon Nkambo okuteekebwa ku lukalala lw'abeesibyewo okuvuganya ku kifo ky'obulabirizi bwa Mityana.

Canon Nkambo Mugerwa mwawule w'e Rakai era amaze mu buweereza emyaka 41.

Canon Nkambo alina emyaka 59. Yasoma diploma mu Theology studies ne diguli ya Divinity studies ku ttendekero lya UCU gattako diguli eyokubiri ku yunivasite ya Uganda Martyrs e Nkozi.

Canon Nkambo yayiseewo ne Rev. Dr. James Bukomeko ow'e Nansana mu kuvuganya okwamaanyi olw'ebisaanyizo bye balina.

 ev r ukomeko Rev. Dr. Bukomeko

Banoonya anadda mu kifo kya Rt. Rev.Dr. Steven Kazimba abadde omulabirizi w'e Mityana kati eyalondeddwa kubwa Ssaabalabirizi 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Know 220x290

Baze yanjiira asidi lwa kumugaana...

OBUTABANGUKO mu maka kimu ku bizibu ebiyuuya obufumbo mu ggwanga. Abakazi be basinga okukosembwa embeera eno era...

Laga1 220x290

Bwe nnafuna olubuto lw'abalongo...

NZE Ritah Byeganje, 25, ndi mutuuze mu Katoogo zooni mu muluka gwa Bwaise III e Kawempe. Nasinsinkana ne muganzi...

Yamba 220x290

Baze bwe yayingirira eby'okusamize...

EBIKOLWA by’okusamira n’okukozesa ebyawongo kimu ku bivuddeko obufumbo bw’ensangi zino okutabanguka.

Abakungubanrmmuofiisiyacaojamesnkataabaakulembeddwardcfredbamwineasookakuddyowebuse 220x290

RDC w’e Mukono akulembeddemu kaweefube...

Abakulembeze e Mukono bavuddeyo ku byobugagga bya disitulikiti y'e Mukono ebigambibwa okutundibwa

Abazaddenabongabavuganyamumpakazokuddukanolondaakapapulaobweddaobulimuebiraboebyenjawulowebuse 220x290

Abazadde bawangulidde abaana baabwe...

Omukulu w'essomero akakoze bw'addizza abazadde ebirabo n'abaleka nga bamutenda omwoyo gw'okuddiza