TOP

Ebizibu by'abantu biwuuba Kusasira

By Moses Lemisa

Added 7th November 2019

OMUYIMBI Catharine Kusasira ebibye byongedde okutereera era nga kati akamirwa bina olw'obukuumi obw'enjawulo bw'alina.

Kusasiranedjmichael 703x422

Kusasira ng'awuliriza ebizibu by'abakolera mu lufula y'oku Kaleerwe. Mu mugongo gwe ye DJ Michael.

OMUYIMBI Catharine Kusasira ebibye byongedde okutereera era nga kati akamirwa bina. Siteeriingi y’emmotoka takyamanyi gye baginyoolera wadde okwesaggulira ekkubo byonna bikolebwako baserikale n’abayambi abaamuweereddwa.

Kusasira bwe yabadde agenze  okusisinkana abasuubuzi b’omu lufula ku Kaleerwe okuwuliriza ebizibu byabwe bikolebweko obwedda abaserikale abali mu ngoye ezaabulijjo n’ebyambalo ebiddugavu bamutambulizaako amaaso buli wadda ate bwe yatuuse okusimbula omuserikale ow’emmundu yasoose kuddukira ku mmotoka ye okukakasa nti, tewali muntu mubi yenna agoberera.

Abasuubuzi abasinga baalabye nga Kusasira alabika ye  mutuufu okutuma ewa Pulezidenti  baamukubye obwama ne bamubulira ebizibu byabwe ng’ebisinga byabadde bya ssente.

Sserugga agobezza Kusaasira emmotoka y'omusiguze n'afuna ekyuma ekirala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mat14 220x290

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi...

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument

Mus13 220x290

Abadde asomesa abaana mu nkukutu...

Abadde asomesa abaana mu nkukutu Poliisi emukutte

Bel1 220x290

Bella, ono ye taata bulamu?

Bella, ono ye taata bulamu?

Nop1 220x290

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus...

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus

Wet1 220x290

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke...

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke ave ku bitamiiza