TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Yiino list y'abayimbi ba Uganda abasinga amaanyi ku Social media, gisome omanye omuyimbi wo bwayimiridde

Yiino list y'abayimbi ba Uganda abasinga amaanyi ku Social media, gisome omanye omuyimbi wo bwayimiridde

By Muwanga Kakooza

Added 10th November 2019

Yiino list y'abayimbi ba Uganda abasinga amaanyi ku Social media, gisome omanye omuyimbi wo bwayimiridde

Ss1 703x422

Edrisa Musuuza ye muyimbi mu Uganda akyasinze okugobererwa ku mikutu gya internet

OBADDE omanyi abayimbi abasinga obuganzi ku mikutu gimukwanira wala oba giyite ‘social media’ mu Uganda ?.

 Okukozesa  emikutu gya ‘social media’ oba yintanenti  bwe kweyongede  kuleseewo okuvuganya okw’amaanyi wakati  wayo (social media) n’emikutu gy’amawulire emigundiivu ng’empapula z’amawulire, leediyo ne ttivi.

Kino kizeewo lwa kuba abantu basobola okufuna Amawulire ge baagala ku mikutu gino nga n’olumu ssi gakusasulira  era kati bw’oba opima ettuttumu ly’omuntu oba eryekintu kyonn ekiba kyogerwako osobola okusinziira ku ngeri abantu abasli ku ‘socila media’ gye bakiyayanidde.

 Ng’oli ku ttuttumu ly’omuntu , kati tokyalipimira ku mirundi gy'alabikira mu mpapula z’amawulire, ku ttivi oba ku leediyo wabula osobola okusinziira ku bantu abamugoberera oba abakubaganyako ebirowoozo ku ‘social media’.

Osobola okusinziira ku ‘social media’ okumanya ettuttumu ly’abantu ng’osinziira ku bantu ababagoberera. Abamu ku bantu abasinga okugobererwa ku mikutu gino kati kuliko ba ‘serebu’ okugeza abayimbi, bannamakatemba, bannabyabufuzi, abakola ku leediyo ne ttivi wamu ne bannamawulire.

Mu mbeera eno waliwo okunoonyereza okwakoleddwa nga kukuba tooki mu bayimbi ba Uganda okuzuula ani asinga ettuttumu naddala nga kwesigamiziddwa ku basinga okuba n’abagoberezi abangi ku mikutu gya social media era emikutu egyatunuliddwa kuliko  ‘face book’, Instagram  ne Twitter era bino bye byazuuliddwa;

 obi ine akwata kya 2 Bobi Wine akwata kya 2 ulina anyomozi akwata kya 3 Julina Kanyomozi akwata kya 3 ema amakula akwata kya 4 Rema Namakula akwata kya 4 r ose hameleon akwata kya 5 Dr Jose Chameleon akwata kya 5 heebah arungi akwata kya 6 Sheebah Karungi akwata kya 6 ebe ool akwata kya 7 Bebe Cool akwata kya 7 pice iana akwata kya 8 Spice Diana akwata kya 8  ass akwata kya 9 A Pass akwata kya 9 innie wagi akwata kya 10 Winnie Nwagi akwata kya 10 ood lyf ekwata kya 11 Good lyf ekwata kya 11 ydia azime akwata kya 12 Lydia Jazime akwata kya 12 rene tale akwata kya 12 Irene Ntale akwata kya 12 k ender akwata kya 13 Yk Bender akwata kya 13 allaso akwata kya 14 Pallaso akwata kya 14 avio akwata akwata 15 Navio akwata akwata 15 aurice irya akwata kya 16 Maurice Kirya akwata kya 16 indy akwata kya 17 Cindy akwata kya 17 inka akwata kya 17 Vinka akwata kya 17 ik emaika akwata kya 18 Fik Femaika akwata kya 18

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191213at212901copy 220x290

Balaze waaka ku mpaka z'emisono...

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Steelandtubebyjmutebi2 220x290

'Abakozi mukomye okwemulugunya'...

FAAZA Raymond Kalanzi ow’e kiggo ky’e Kiwamirembe alabudde abakozi abasiiba ku mirimu yonna gye bali nga beemulugunya...

Fanda1 220x290

Eyasuulawo mukyala we emyaka 25...

SSEMAKA eyasuulawo mukyala we ng’afunye omulala akomyewo oluvannyuma lw’emyaka 25 n’amukuba empeta.

Bba 220x290

Kkamera ziraze eyabbye emmotoka...

KKAMERA za poliisi zikutte omusajja omulala ng’abba emmotoka eyabadde esimbiddwa okumpi n’eddwaaliro ly’e Mulago....

Tamalemirundi 220x290

Tamale Mirundi agobye abamulambula...

Mikwano gya Tamale Mirundi betwayogeddeko nabo baategeezezza nti obulwadde Tamale bwamwetamizza abantu era mu bamu...