TOP

Xhaka yeenyiyiddwa Arsenal: Agenda mu AC Milan

By Musasi wa Bukedde

Added 12th November 2019

GRANIT Xhaka, eyaggyiddwaako obwakapiteeni bwa Arsenal olw’okuwemula abawagizi ayolekedde AC Milan eya Yitale.

Nana 703x422

Xhaka

Omuwuwuttanyi ono kigambibwa nti yalabiddwaako mu Yitale ng’ali ne babbulooka b’amayumba era nga kisuubirwa nti AC Milan yandimwewangulira mu katale ka January.

Ivan Gazidis, eyali akulira emirimu mu Arsenal nga kati ali mu AC Milan y’agambibwa okubeera emabega wa ddiiru eno.

Xhaka yaggyibwako obwakapiteeni ne buweebwa Pierre-Erick Aubameyang olw’okuwemula abawagizi nga bamung’odde bwe yali akoleddwaako sabusityuti nga balemagana (2-2) ne Crystal Palace.

Omutendesi wa Arsenal, Unai Emery kigambibwa nti yategeezezza abamuli ku lusegere nga Xhaka bw’ayinza okuba nga yasemba okwambala omujoozi gwa Arsenal ku mupiira gwa Crystal Palace.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga

Hat13 220x290

Omuliro guzizza abasuubuzi emabega...

Omuliro guzizza abasuubuzi emabega

Tum1 220x290

Ab’e Lwengo basattira lwa bubbi...

Ab’e Lwengo basattira lwa bubbi bw’ebisolo n’emmere

Kab1 220x290

Aboolugave baakununula obutaka...

Aboolugave baakununula obutaka bwabwe

Jit11 220x290

Bawangudde mu mpaka z’okufumba...

Bawangudde mu mpaka z’okufumba eza Bukedde TV