TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Halimah Namakula ayogedde ku nsonga ya Rema ne Kenzo omulundi gwe ogusookedde ddala

Halimah Namakula ayogedde ku nsonga ya Rema ne Kenzo omulundi gwe ogusookedde ddala

By Musasi wa Bukedde

Added 13th November 2019

Halimah Namakula ayogedde ku nsonga ya Rema ne Kenzo omulundi gwe ogusookedde ddala

Rem2 703x422

Halimah Namakula

NGA gwe mulundi gwe ogusoose okwogera ku nsonga za Kenzo okwawukana ne Rema, Halima ayogerwako ng’eyali ayagaliza ennyo Rema okuba ne Kenzo era eky’okwawukana kyamuyisa bubi nnyo , yagambye nti kyonna ekyatuukawo wakati w’ababiri bano zaali nteekateeka za Allah ye ng’omuntu talina kye yali asobola kukola.

“Ekisooka Rema gye beekwanira ne Kenzo nze saaliyo, Rema yannyanjulira mulenzi we nga bwe yantegeezezza ne kw’ono omupya.

Ng’abantu muyinza okuba n’enteekateeka eyammwe nga mulina kye mwagala; okugeza abaana bano beekwana nga bato nga basuubira bingi naye ne Allah alina ebibye by’ateekateeka kale tukkirize embeera eyatuukawo.

Kenzo ampa ekitiibwa era nange ngenda kusigala nga mutwala nga mutabani wange kubanga alina omwana ne Rema era simulinaako buzibu naye kati tukkirize Dr. Hamzah y’aliko era Rema musanyufu kubanga yafuna omusajja eyeetegese okukola ebyo by’ayagala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga