TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Rogers Mulindwa ayogedde ku bya Bobi Wine okufuna ssente mu America

Rogers Mulindwa ayogedde ku bya Bobi Wine okufuna ssente mu America

By Musasi wa Bukedde

Added 13th November 2019

Rogers Mulindwa ayogedde ku bya Bobi Wine okufuna ssente mu America

Rog1 703x422

Rogers Mulindwa omwogezi wa NRM ng'annyonnyola

SSAABAWANDIISI wa NRM Justine Kasule Lumumba yagambye nti, ebya Bobi Wine talina ky’abyogerako.

Wabula omwogezi wa NRM Secretariat, Rogers Mulindwa yategeezezza nti Kyagulanyi si y’asoose okuddukira mu Amerika okunoonya obuyambi, bangi bazze baddukirayo ssente ne bazibawa kyokka akalulu ne batakawangula.

Abalonda akalulu k’e Uganda bali mu Uganda so si mu Amerika, kyetaagisa kwogera ne Bannayuganda abakuba akalulu omuntu aleme kucamuukirira nti agenze mu Amerika olwo agenda kufuna ky’ayagala. Kyetaagisa kwogera ne bano abantu abamanyi ky’oliko era ffe kye tukola.

Ssente ze basonda bazisonde nga bakimanyi nti zaakugaggawaza Bobi Wine ye ng’omuntu so si za kunoonya kalulu kubanga azze akiraba nga waliwo abagendayo ne babasondera akasente era kati bagagga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.