TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bebe Cool awadde abavubuka b'e Gomba obukadde 53 ez'okweggya mu bwavu

Bebe Cool awadde abavubuka b'e Gomba obukadde 53 ez'okweggya mu bwavu

By Paddy Bukenya

Added 15th November 2019

Bebe Cool awadde abavubuka b'e Gomba obukadde 53 ez'okweggya mu bwavu

Col2 703x422

Bebe Cool ng'ayogerera mu lukung'aana lw'abavubuka be Gomba

OMUYIMBI Moses Ssali amanyiddwa nga Bebe Cool awadde abavubuka be Gomba obukadde 53 ez'okwekulaakulanya wabula n'abalabula okukomya okwetundako ettaka nga baagala okugula boda boda

Ensimbi zino Bebe Cool azikwasizza abavubuka be Gomba Ku mukolo gwa bwe ogw'okukuza olunaku lwa'bavubuka ogubadde e Kiriri mu gombolola ye Mpenja.

Bebe Cool akubirizza abavubuka bano okwenyigira ennyo mu bibiina by'obwegassi bibayambeko mu kwekulaakulanya.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Know 220x290

Baze yanjiira asidi lwa kumugaana...

OBUTABANGUKO mu maka kimu ku bizibu ebiyuuya obufumbo mu ggwanga. Abakazi be basinga okukosembwa embeera eno era...

Laga1 220x290

Bwe nnafuna olubuto lw'abalongo...

NZE Ritah Byeganje, 25, ndi mutuuze mu Katoogo zooni mu muluka gwa Bwaise III e Kawempe. Nasinsinkana ne muganzi...

Yamba 220x290

Baze bwe yayingirira eby'okusamize...

EBIKOLWA by’okusamira n’okukozesa ebyawongo kimu ku bivuddeko obufumbo bw’ensangi zino okutabanguka.

Abakungubanrmmuofiisiyacaojamesnkataabaakulembeddwardcfredbamwineasookakuddyowebuse 220x290

RDC w’e Mukono akulembeddemu kaweefube...

Abakulembeze e Mukono bavuddeyo ku byobugagga bya disitulikiti y'e Mukono ebigambibwa okutundibwa

Abazaddenabongabavuganyamumpakazokuddukanolondaakapapulaobweddaobulimuebiraboebyenjawulowebuse 220x290

Abazadde bawangulidde abaana baabwe...

Omukulu w'essomero akakoze bw'addizza abazadde ebirabo n'abaleka nga bamutenda omwoyo gw'okuddiza