TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omwana eyalumbiddwa obulwadde obutategeerekeka yenna n’ayubuka olususu afudde!

Omwana eyalumbiddwa obulwadde obutategeerekeka yenna n’ayubuka olususu afudde!

By Henry Kasomoko Henry Kasomoko

Added 16th November 2019

OMWANA eyalumbiddwa obulwadde obutategeerekeka yenna n’ayubuka olususu nga ayidde omuliro afudde!

Kufa 703x422

Faith Nyachwo maama wa Elijah Musasizi ng'amusitudde okumutwala mu ddwaaliro e Kiruddu.

 

Bazadde be baasoose kutabulwa olw’ekirwadde kino ne bamutwala mu ddwaaliro.

Elijah Musasizi 3, omwana wa Wilson Musasizi ne Faith Nyachwo abatuuze b’e Kalagi. Baategeezezza nti omwana waabwe okufuna ekizibu kino baasooka kumugemesa lukusense ng’okuva lwe yagemebwa olususu lwe luzze luyubuka.

Abasawo ku ddwaaliro e Mulago baategeezezza nti ekizibu tekyavudde ku ddagala.

Baamusindise e Kiruddu gye okumwekenneenya gye yafiiridde ku Lwokuna.

Abazadde basobeddwa olw'omwana waabwe okuyubuka

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ras13 220x290

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February

Soz1 220x290

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba...

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba P7 ebyetaaga okukolako

Dit1 220x290

Obugagga bwange buli mu mbizzi...

Obugagga bwange buli mu mbizzi

Gat1 220x290

Owa LDU akubye omuntu essasi mu...

Owa LDU akubye omuntu essasi mu kumukwata