TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bayiiyizza obukodyo bw’okuggya ku bannabyabufuzi ssente

Bayiiyizza obukodyo bw’okuggya ku bannabyabufuzi ssente

By Moses Lemisa

Added 18th November 2019

Abamu ku bagenyi abaabaddewo mwe mwavudde abasajja babiri abaakutte obutambaala nga buli munnabyabufuzi asituka okwogera bamusiimuula engatto n’abawaayo ku ssente.

Omusajjangasimuulaengatozomulangiraherbertkimbugwe2 703x422

Omusajja ng'asiimuula engatto z'Omulangira Herbert Kimbugwe ku mukolo.

BULI muntu y’amanyi engeri gy’ayiiyaamu okufuna ssente. Bano baalabye nga bannabyabufuzi bazibu okuggyamu ssente ne bayiiya ng’alongoosa engatto zaabwe era okukkakkana ng’azibaggyemu.

Abasajja bano baasangiddwa ku mukolo gw’ekibiina kya Fight for Elders and Children in Africa (FECA) ekyatikkidde abakyala mu byemikono ng’omukolo gwabadde mu Ssebaggala Zooni e Kawempe nga gwetabiddwaako bannabyabufuzi okwabadde Sulaiman Kidandaala, Muhamood Mutazindwa, loodi kansala wa Kawempe North n’abalala.

utazindwa  ngayogera ngomusajja amulemeddeko u katono ye musajja omulala kyokka olwamaze okusiimuula engatto nakozesa akatambaala ke kamu okwesiimuula entuuyoMutazindwa ng'ayogera ng'omusajja amulemeddeko. Mu katono ye musajja omulala kyokka olwamaze okusiimuula engatto n'akozesa akatambaala ke kamu okwesiimuula entuuyo.

 

Abamu ku bagenyi abaabaddewo mwe mwavudde abasajja babiri abaakutte  obutambaala nga buli munnabyabufuzi asituka okwogera bamusiimuula engatto n’abawaayo ku ssente.

 ‘Anti mugamba abalonzi tusabirizza nnyo ffe tetubasaba katuyite mu bikolwa osanga munaatuwa ku ssente kuba kye tukola batono abasobola okukikola,” bwe baategeezezza.  

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191213at212901copy 220x290

Balaze waaka ku mpaka z'emisono...

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Steelandtubebyjmutebi2 220x290

'Abakozi mukomye okwemulugunya'...

FAAZA Raymond Kalanzi ow’e kiggo ky’e Kiwamirembe alabudde abakozi abasiiba ku mirimu yonna gye bali nga beemulugunya...

Fanda1 220x290

Eyasuulawo mukyala we emyaka 25...

SSEMAKA eyasuulawo mukyala we ng’afunye omulala akomyewo oluvannyuma lw’emyaka 25 n’amukuba empeta.

Bba 220x290

Kkamera ziraze eyabbye emmotoka...

KKAMERA za poliisi zikutte omusajja omulala ng’abba emmotoka eyabadde esimbiddwa okumpi n’eddwaaliro ly’e Mulago....

Tamalemirundi 220x290

Tamale Mirundi agobye abamulambula...

Mikwano gya Tamale Mirundi betwayogeddeko nabo baategeezezza nti obulwadde Tamale bwamwetamizza abantu era mu bamu...