TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Aba Ghetto beegaanye Butchaman 'Butchaman twesonyiwe'

Aba Ghetto beegaanye Butchaman 'Butchaman twesonyiwe'

By Deo Ganyana

Added 20th November 2019

Kawooya yagambye nti ku lunaku Museveni lwe yali e Katwe, abavubuka b’omu Ghetto e Katwe tebaayitibwa newankubadde nga baali bakimanyi nti bali ku mulimu gw’okubunyisa enjiri ya NRM ne Pulezidenti Museveni.

Katwe3web 703x422

abamu ku bavubuka ba Ghetto y'e Katwe

ABAVUBUKA  ababeera mu Ghetto e Katwe beegaanye omuyimbi Buchaman (Mark Bugembe) okubeera mukama waabwe ne bagamba nti tebamumanyi era abeesibako bwesibi.

Nga bali mu kibiina kyabwe ekya ‘Twalwana Twalayira’ mu Katwell nga bakulembeddwa abakulira, Abbey Kawooya baategeezezza nti beewuunya okuwulira nga Buchaman alangirirwa ng’omukulembeze wa Ghetto nga yeetoolooddwa abavubuka  be batamanyi abaagala okubba ssente za Pulezidenti nga babeekweseemu.

 utchaman Butchaman

 

 

Kawooya yagambye nti ku lunaku Museveni lwe yali e Katwe, abavubuka b’omu Ghetto e Katwe tebaayitibwa newankubadde nga baali bakimanyi nti bali ku mulimu gw’okubunyisa enjiri ya NRM ne Pulezidenti Museveni.

Baasabye Museveni okwekeneenya abeeyita abavubuka ba Ghetto.

Baasabye Pulezidenti abasisinkane nga ab’omu Ghetto bamubuulire ebibaluma.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bug1 220x290

Paasita Bugembe naye endiga ze...

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Kag1 220x290

Ekizibu kya corona kisaza abantu...

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Kit1 220x290

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast...

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Acfc67552a0b422590ccdbe84492c45a 220x290

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda...

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda okulima

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’