TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abavunaanibwa okutta Kaweesi beeyanjudde mu kkooti

Abavunaanibwa okutta Kaweesi beeyanjudde mu kkooti

By Musasi wa Bukedde

Added 20th November 2019

Nga bakulembeddwa munnamateeka waabwe, Geoffrey Turyamusiima, okuva mu Wameri & Company Advocates beeyanjudde mu kkooti nga bwe baalagirwa.

Kaweesitdweb 703x422

Looya w'abawawaabirwa Baryamusiima ( mu kkooti) ng'ali n'abavunaanibwa ku kkooti.

Bya James Magara
 
ABASAJJA abasatu abali ku musango gw’okutta  ofiisa wa poliisi Andrew Felix Kaweesi bazzeemu okweyanjula mu kkooti Enkulu.
 
Nga bakulembeddwa munnamateeka waabwe, Geoffrey Turyamusiima, okuva mu Wameri & Company Advocates beeyanjudde mu kkooti  nga bwe baalagirwa.
 
Baakwatibwa oluvannyuma lw’okuttibwa kwa Kaweesi mu 2017. Munnamateeka waabwe Turyamusiima yagambye nti baabadde balina okutuukiriza ekirago ekyabaweebwa kkooti.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga