TOP

Gavumenti ewadde ab'e Kyotera ttulakita

By John Bosco Mulyowa

Added 21st November 2019

GAVUMENTI ng'eyita mu minisitule y'ebyobulimi n'obulunzi n'ekitongole kyayo ekya NAADS ewadde abalimi ab'enjawulo mu disitulikiti y'e Kyotera ttulakita okubayamba okutumbuula eby'obulimi mu kitundu kyabwe. Ttulakita zino esatu n'ebigenderako bikwasiddwa ebibiina by'abalimi okubadde CIPRA ab'e Ssanje, Kasamba Organic Enterprises e Mayanja Kakuuto, Omulimi Enos Mugiha ow'e Kabira Kyotera nga bano be bamu kw'abo abasinga okulimira ku ttaka eddene era mu bungi mu kitundu kino.

Tracitajpgweb 703x422

Ab'e Kyotera nga basanyukidde ttulakita.

BYA JOHNBOSCO MULYOWA

 

GAVUMENTI ng'eyita mu minisitule y'ebyobulimi n'obulunzi n'ekitongole kyayo ekya NAADS ewadde abalimi ab'enjawulo mu disitulikiti y'e Kyotera ttulakita okubayamba okutumbuula eby'obulimi mu kitundu kyabwe.

 be yotera nga babakwasa ttulakita Ab'e Kyotera nga babakwasa ttulakita.

 

Ttulakita zino esatu n'ebigenderako bikwasiddwa ebibiina by'abalimi okubadde CIPRA ab'e Ssanje, Kasamba Organic Enterprises e Mayanja Kakuuto, Omulimi Enos Mugiha ow'e Kabira Kyotera nga bano be bamu kw'abo abasinga okulimira ku ttaka eddene era mu bungi mu kitundu kino.

 

Ttulakita bazibaweeredde ku kitebe ky'ebyobulimi n'obuluunzi e Kyotera Kasaali nga zibakwasiddwa abakungu ba disitulikiti, RDC wa Kyotera Maj.David Matovu n'omumyuka wa ssentebe wa Kyotera, Charles Njuba Nsiimbe n'abalala bangi okubadde n'abakungu b'amaggye abavunaanyizibwa ku nteekateeka ya Wealth Creation nga babakalaatidde okuzikuuma obulungi.

 

R

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab1 220x290

Gavumenti efulumizza ebiragiro...

Gavumenti efulumizza ebiragiro ebipya ng'emizannyo gizzeemu

Kat1 220x290

‘Teri kukyusa’

‘Teri kukyusa’

Tip1 220x290

Admin FC eyagala Big League

Admin FC eyagala Big League

Byekwaso 220x290

Byekwaso w'emifumbi ateekateeka...

KAFULU wa Uganda mu muzannyo gw’okusiba emifumbi ali mu keetalo nga yeetegekera okugattibwa mu bufumbo obutukuvu...

Tip1 220x290

Omusajja anzigyako abaana

Omusajja anzigyako abaana