TOP
  • Home
  • Amawulire
  • King Micheal ne Big Eye bagudde mu bintu: Museveni abawadde ente 60

King Micheal ne Big Eye bagudde mu bintu: Museveni abawadde ente 60

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd November 2019

King Micheal ne Big Eye bagudde mu bintu. Pulezidenti Museveni abawadde buli omu ente 30.

Genda 703x422

Kusasira yategeezezza ng'omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kagutta Museveni we yababuuzizza ku bantu abeetaaga okulunda era webatyo ne bamutegeeza nti Big Eye ne King Micheal baludde nga bayaayaanira okulunda ente wabula ne bamwongerako n'omuntu omulala gwe bataayagadde kwasanguza mannya nga bonsatule buli omu yamuwadde ente 30.

Balaam naye yategeezeza nti baasisinkanye ne Pulezidenti  n'amukwasa ebbaluwa y'ente ebakkirizza okuziggya ku ffaamu batandike okulunda.

King Micheal yategeezezza nti ente ze 30 ezaamuqweereddwa agenda kuzitwala Luweero mu kyalo kyabwe atandike okulunda. N'agamba nti musanyufu kuba agenda nkukuba myusiki ng'eno bwe yeenywera ku tuta.

Ate Big Eye n'agamba nti kati anoonya mulaalo anaamuyambako okulunda ente ze ne yeebaza Pulezidenti Museveni okumujjukira naye n'amulowoozaako ng'omuntu.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nom8 220x290

Norman Musinga mukyala we amuwadde...

Norman Musinga mukyala we amuwadde obukwakkulizo obukambwe nga baawukana

Nom3 220x290

Akulira ebidduka mu Kampala atabuse...

Akulira ebidduka mu Kampala atabuse nemukazi we

Awar 220x290

Owa Bukedde awangudde engule

Bannamawulire n’abayimbi bawangudde engule mu mpaka za Rising Star Awards

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...