TOP

Afaanana Kusasira ayagala kumusisinkana

By Josephat Sseguya

Added 25th November 2019

Ono bamuyita Nansubuga Kusasira agamba nti okuva Pulezidenti Museveni lwe yawa Catherine Kusasira ssente n’emmotoka kyamusukkako abantu bwe bamulaba nga bamusaba ssente olw’okuba afaanana Kusasira nga n’abamu balowooleza ddala nti ye Kusasira omuyimbi.

Kusasiraduplicate4 703x422

Kusasira ne Nansubuga (ku kkono) amwefaananyiriza.

Bya JOSEPHAT SSEGUYA

Ono bamuyita Nansubuga Kusasira agamba nti okuva Pulezidenti Museveni lwe yawa Catherine Kusasira ssente n’emmotoka kyamusukkako abantu bwe bamulaba nga bamusaba ssente olw’okuba afaanana Kusasira nga n’abamu balowooleza ddala nti ye Kusasira omuyimbi.

Ekisooka, Nansubuga agamba nti yava dda ng’afaanana Kusasira ate nga ne gye yakulira e Makindye era baamukazaako lya Kusasira

N’e Mityana gye yazaalibwa era baamuwa lya Kusasira wabula ye Kusasira omuyimbi talina ky’amumanyiko.iga ya usasiraFiga ya Kusasira.Nga kimususseeko na ddala abantu abamuseera mu maduuka nga balowooza nti baseera Kusasira omuyimbi alina ne ku ssente, yasazeewo anoonye Kusasira amubuulire oba baaluganda.

Agamba nti Kusasira obuzibu bw’amuleetedde bungi kubanga olumu yatambulirako ku boda boda eyali agivuga yasooka kumubuuza mmotoka Pulezidenti Museveni gye yamuwa gye yagitadde.

 iga ya ansubugaFiga ya Nansubuga.
 


Ayagala kumanya oba Kusasira mugandawe. 

Nti bazaddebe be yandibuuzizza teyabalabako yakula baafa ate nga baamutuuma Kusasira

Abamu baalowoozezza nti ayagala Kusasira amutwale ewa Pulezidenti naye yefunire ku ssente oba Kusasira omuyimbi amuwe ku ze yafunayo.

 ansubuga ku ofiisi za ukeddeNansubuga ku ofiisi za Bukedde.

 

Ebirala ku Kusasira

Ebya Ebya Kusasira n’aba NRM bituuse mu Kabineeti
Aba NRM temunnwanyisa - Kusasira 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...