TOP

Bukedde egguddewo empaka z'okufumba

By Ssennabulya Baagalayina

Added 28th November 2019

Bukedde egguddewo empaka z'okufumba

Ruk1 703x422

E Rukaya Bukedde gye yatandikidde empaka z'okufumba

Bannalukaya nga bakulembeddwa Meeya waabwe Gerald Ssennyondo batandise okwebugira empaka z'okufumba eza Bukedde TV eziggyibwako akawuuwo ku Mmande nga Novemba 2,2019 ng'onuwanguzi wakuweebwa Flat Screen TV.
 Ttiimu ya Bukedde famine ekulembeddwa Dorah Naamala esisinkanye abakolera mu katale ka Lukaya Road Toll gye baaniriziddwa Meeya Ssennyondo.

Nnamala abategeezezza nti okuvuganya kw'omulundi guno kussiddwako akakwakkulizo ku bawanguzi abasatu abaaziwangula omwaka oguwedde bokka be batakkirizibwe kuzeetabamu.

Meeya Ssennyondo akunze Bannalukaya bajjumbire empaka zino kubanga Bukedde ebatutumudde nnyo ng'ebammanyisa mu bitundu ebirala.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ras13 220x290

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February

Soz1 220x290

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba...

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba P7 ebyetaaga okukolako

Dit1 220x290

Obugagga bwange buli mu mbizzi...

Obugagga bwange buli mu mbizzi

Gat1 220x290

Owa LDU akubye omuntu essasi mu...

Owa LDU akubye omuntu essasi mu kumukwata