TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Grenade y’ani ono afuukidde Bassereebu ekizibu ?

Grenade y’ani ono afuukidde Bassereebu ekizibu ?

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd December 2019

Grenade y’ani ono afuukidde Bassereebu ekizibu ?

Ned1 703x422

Grenade ng’akola vidiyo ye Shammy K.

YE Deus Ndugwa yazaalibwa nga 14, July, 1997 e Lyantode. Yasomera ku Kitebi Primary School ne Makindye Secondary School gye yasomera okuva mu S1 okutuuka mu S4.

Alina omwana mulenzi Daniel Jayden gwe yazaala mu Dorah Namuyomba wadde ng’emabegako baali baayawukana ne baddiηηana.

Oluyimba lwe olusooka yalufulumya mu 2014 nga yaluyita ‘Walaayi’ lwe yayimba ne Kevin Killer olwo n’azzaako ‘Wagwan’.

Kuno yazzaako “Nkuloga” olwasinga okumutunda. Alina endala nga’ Replace me lwe yayimba ne Sheebah ne John Blaq, Amen, Mpulira Bibyo, Nsasagge, Olimba. Zonna za mwaka guno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191205at234243 220x290

Abantu beeyiye ku Airstrip e Kololo...

Abantu beeyiye ku Airstrip e Kololo mu kivvulu ky'Omunigeria Wizkid

Nicho 220x290

Amagye gasazeeko ffaamu ya taata...

AMAGYE ne poliisi basazeeko ffaamu ya taata wa Bobi Wine omugenzi Wellington Jackson Ssentamu e Gomba.

Sevo 220x290

Museveni ayongedde ggiya mu kulwanyisa...

PULEZIDENTI MUSEVENI ayongedde ggiya mu kulwanyisa abali b’enguzi era n’awa amagezi abawa abantu emirimu mu bitongole...

Ppp2 220x290

Abantu 20 be bafa obulwadde bw'akafuba...

Bebe Cool akoowoodde Bannayuganda okumwegattako mu kulwanyisa obulwadde bw’akafuba emu ku ndwadde zi nnamutta mu...

Ucumussanyu9214 220x290

UCU Lady Canons ewangudde n'edda...

JKL Dolphins yeetaaga kuwangula nzannya bbiri ku UCU Lady Canons okusitukira mu kikopo kya sizoni eno.