TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Wobulenzi , Luwero , Kaweweta n'ewalala baakufuna ebibangirizi by'amakolero

Wobulenzi , Luwero , Kaweweta n'ewalala baakufuna ebibangirizi by'amakolero

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd December 2019

Wobulenzi , Luwero , Kaweweta n'ewalala baakufuna ebibangirizi by'amakolero

Top2 703x422

Ebibangirizi ebigenda okukolebwaako kuliko; Wobulenzi, Kaweweta, Luwero,Kapeeka, Mbale ne Sukulu okumpi n’e Tororo. Ensimbi zigenda kuva mu bbanka y’e China emanyiddwa nga Indistrial and Commerncial Bank of China.

Akola ng’akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusasaanya amawulire ga gavumenti ekya Media Centre , Dennis Katungi yagambye bannamawulire nti olukiiko lwa baminisita olwatudde e Ntebe lwakirizza entegeka zino okugenda maaso.

Ensimbi zigenda kuyamba kulakulanya bibangirizi by’amakkolero ebyo omuli okubibunyisaamu amasanyalaze, okubirongoosa n’okubunyisa amasanyalaze mu byalo ebibiraraanye wamu n’okwongerayo obukuumi.

Olukiiko lwa baminisita  era lwenyamidde olw’enkuba efukumuka okwonoona ebintu omuli enguudo n’ebintu ebirara.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Troubled 220x290

Oulanya agugumbudde abazadde abataweerera...

Omumyuka wa sipiika wa Palamenti, Jacob Oulanya agugumbudde abazadde abeesuuliddeyo ogwa nnaggamba okuweerera abaana...

Young 220x290

Abalokole batadde Gavt. ku nninga...

ABASUMBA b’abalokole batadde gavumenti ku nninga okubawa layisinsi ezibakkiriza okugatta abagole wabweru w’ekkanisa....

Kolayo 220x290

Bayisizza bajeti ya bukadde 200...

ABASUUBUZI mu Kikuubo ne Nabugabo bakungubagidde maama w’omugagga Moses Kayongo nnannnyini Mt. Zion Hotel esangibwa...

Kola 220x290

Agambibwa okubba kasooli bamukubye...

ABASERIKALE ba LDU baliko omuvubuuka gwe bakutte lubona mu lusuku ly’omutuuze ng’abba kasooli ne bamukuba amasasi...

Okutulugunya abakyala kweyongede...

Joan Nakilanda nga ono Alina emyaka 21 yafumbirwa nga alina omyeka 17 era nazala omwana we asoka neba. Oluvanyuma...