TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Norman Musinga mukyala we amuwadde obukwakkulizo obukambwe nga baawukana

Norman Musinga mukyala we amuwadde obukwakkulizo obukambwe nga baawukana

By Musasi wa Bukedde

Added 8th December 2019

Norman Musinga mukyala we amuwadde obukwakkulizo obukambwe nga baawukana

Nom8 703x422

Norman Musinga akuira ebidduka mu Kampala

NAJAGALA OBUKADDE 100 N’ENTE 25 TWAWUKANE

Kyinkuhaire yagambye nti, talina buzibu bwonna kwawukana na Musinga kubanga ye ky’ayagala naye n’agamba nti, alina okusooka okutuukiriza obukwakkulizo bwe.

Yagambye nti, bwe yateekayo okusaba kwe baawukane, yamuwa obukwakkulizo kwe balina okwawukanira n’amugamba nti, ayagala amuwe ssente enkalu 100,000,000/-, ente 25 agatteko n’okuweerera abaana mu masomero ag’omulembe.

Kuno agattako n’okwesigaliza abaana be b’agamba nti, tasobola kwesiga muntu yenna kukuza baana be ng’akyali mulamu. “Musinga yahhamba agenda kubimpa kyokka n’okutuusa essaawa ya leero teyenyeenya.” Kyinkuhaire bwe yategeezezza

AMULOOPYE MU BAKAMA BE  

Beth Nuwahereza, muto wa Kyinkuhaire yagambye nti, baatuukiridde Dr. Stephen Kasiima dayirekita wa poliisi y’ebidduka ne beekubira omulanga ku kya Musinga okutwala abaana.

Yagambye nti, bwe baatudde ne Kasiima, yabategeezezza nti yabadde agenda kwogera ne Musinga kubanga naye muzadde era ekintu kye yakoze okubuzaawo abaana, kya bumenyi bwa mateeka era kiyinza okumufiiriza omulimu gwe.

Ono yasabye minisita Nakiwala Kiyingi akola ku nsonga z’abaana amuyambe ayingire mu nsonga ze addizibwe abaana be kubanga omu ku baana, yatuuka n’okuggya omuliro ku kisambi ng’ali mu mikono gya Musinga.

Yagasseeko nti, embeera abaana gye babeeramu mbi, Musinga talina budde bwabwe awaka avaayo kiro addayo mu ttumbi enviiri ne zibamera ku mitwe ne gisaakatira.

Beth Nuwahereza, muto wa Kyinkuhaire yagambye nti, baatuukiridde Dr. Stephen Kasiima dayirekita wa poliisi y’ebidduka ne beekubira omulanga ku kya Musinga okutwala abaana. Yagambye nti, bwe baatudde ne Kasiima, yabategeezezza nti yabadde agenda kwogera ne Musinga kubanga naye muzadde era ekintu kye yakoze okubuzaawo abaana, kya bumenyi bwa mateeka era kiyinza okumufiiriza omulimu gwe. Ono yasabye minisita Nakiwala Kiyingi akola ku nsonga z’abaana amuyambe ayingire mu nsonga ze addizibwe abaana be kubanga omu ku baana, yatuuka n’okuggya omuliro ku kisambi ng’ali mu mikono gya Musinga. Yagasseeko nti, embeera abaana gye babeeramu mbi, Musinga talina budde bwabwe awaka avaayo kiro addayo mu ttumbi enviiri ne zibamera ku mitwe ne gisaakatira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.