TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ssekukkulu eyengedde: Abaguzi n'abatunzi mu Kampala beetala

Ssekukkulu eyengedde: Abaguzi n'abatunzi mu Kampala beetala

By Musasi wa Bukedde

Added 10th December 2019

EMBEERA y’ekibuga atandise okufuuka eyakayissanyo olw’abasuubuzi ne bakasitoma baabwe okwetala nga beetegekera Ssekukkulu.

Xmas2 703x422

Abasuubuzi batandise okuyiwa emmaali ku makubo n’enzigi za akeedi ez’enjawulo okusobola okuteega bakasitoma abanoonya okugula ebintu bya Ssekukkulu mu kibuga wakati.

Mu bimu ku bintu abasuubuzi bye baayiye ku nguudo mulimu engatto, engoye, ensawo z’abakyala, ebikozesebwa ku maka ng’ebikopo, essowaani, ejjiiko, sukaali, sabbuuni n’ebirala.

Wabula abamu ku basuubuzi okwabdde Dan Ssemakula ne Annet Nantege (abakolera okumpi n’omwala gwa Nakivubo ) bakukulumidde KCCA olwa kye bayise obutabakkiriza kwetaayiza ku makubo ng’eyita mu bikwekweto ebya buli kiseera by’ebakolako.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe

Omwala2webuse 220x290

Ab'e Kansanga beeraliikirivu olw'omwala...

Abatuuze e Kansanga mu Makindye beeraliikirivu olw'omwala ogwasalamu ekkubo gwe bagamba nti gwandigwaamu abaana...

Babaka1 220x290

Sipiika tuyambe naffe baagala kututta...

ABABAKA ba Palamenti musanvu baddukidde ewa Sipiika nga balaajana nti waliwo ababalondoola abaagala okubatta nga...

Kasasiro11webuse 220x290

Ab’obuyinza batadde amateeka amakakali...

Kasasiro mu kibuga Mukono yeeraliikirizza abakulembeze n'abatuuze ne basaba Gavumenti ebayambe

Besigye1 220x290

Poliisi e Jinja ezzeemu okulemesa...

POLIISI e Jinja ezzeemu okukwata eyaliko pulezidenti w’ekibiina kya FD, Dr. Kizza Besigye n’emuggalira ku poliisi...