TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

By Musasi wa Bukedde

Added 10th December 2019

Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

Mot1 703x422

ABABBI bazinzeeko ekifo awasimbibwa mmotoka e Wakimese mu Kyengera Town Council  ne bazitemako nnamba puleti  oluvannyuma ne balekawo ekiwandiiko okuli nnamba ya ssimu banyini zo kwe balina okuteeka ssente okuzibadiza.

Bino byabaddewo mu kiro ekyakeesezza  leero  wakati wa ssaawa 8 n’omwenda ogw’ekiro ku ppaakingi ya MEG&JH.

Emmotoka 23,ababbi zebasazeeko nnamba kwosa okubasalira ssente eziri wakati we mitwalo 8 ne 15 okubalagirira weziri era abamu abaziweereza basobodde okuzifuna.

Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emirirano Patrick Onyango yakakasizza obubbi buno nategeeza nti poliisi egenda mu maaso n’okunoonyereza okuzuula abenyigidde mu bubbi buno

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ac1 220x290

Aba Takisi ku Kalerwe bagudde mu...

Aba Takisi ku Kalerwe bagudde mu lukwe lw'okuwamba stage yaabwe

Koudjis1 220x290

Abalunzi baakutendekebwa ennunda...

ABAKUGU mu kulabirira n’okuliisa enkoko n’embizzi bakunze abantu bonna abalunda n’abaagala okutandika okulunda...

Tiya1 220x290

Ttiyaggaasi anyoose mu kikwekweto...

POLIISI ekubye amasasi mu bbanga n’omukka ogubalagala okugugumbula abatuuze abaatabukidde aba UMEME nga bawakanya...

Rema1 220x290

Sebunya bwe yansaba laavu saamudaaza...

REMA Namakula attottodde laavu ye ne Dr. Hamza n’atangaaza ku byaliwo mu kwanjula bwe yakyusa ssenga ku ssaawa...

Sak1 220x290

Gavumenti ekakasizza enkolagana...

Gavumenti ekakasizza enkolagana yaayo n'ekitongole kya SASAKAWA okutumbula eby'obulimi