TOP

Renah Nalumansi azaalidde maneja we omusika

By Martin Ndijjo

Added 11th December 2019

Omuyimbi Renah Nalumansi azaalidde Justin Bas omusika ne yeewaana "sikyali mu kiraasi ya ba laavu nigga"

Renah1 703x422

Renah mu ddwaaliro

ESSANYU ly’omuzadde omukyala yenna kugenda mu sannya nadda ng’omwana we  naye kenyini balamu.

Essanyu lino omuyimbi Renah Nalumansi  lyalimu bwazaalidde Justin Bas abamu gwe bamanyi nga Super Kiraka omukozi ku Ttiivi emu omusika era bombi bali mu mbeera nungi.

 enah ne bba ustin as Renah ne bba Justin Bas.

Renah yazadde ggulo ku ddwaaliro lya Paragon e Bugolobi era ono ye waana we asoose mu Justin Bas amazze ebbanga nga maneja we.

“Mwebale mwena abatusabidde kubanga omwana ne nnyina bali bulungi. abo ababadde bampita laavu nigga sikyali mu kiraasi yamwe.” Justin Bas bwagasseko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Plana 220x290

Bobi Wine akoze pulaani endala...

BOBI Wine bwe yavudde e Jamaica yasookedde ku mukolo gwa muganda we Fred Nyanzi era eno gye yayanjulidde pulaani...

Kcca 220x290

Ebbaluwa y’abasuubuzi ku by’oluguudo...

EBBALUWA y’abasuubuzi mu Kampala abeegattira mu KACITA gye baawandiikidde Loodi meeya Erias Lukwago ne dayirekita...

Sanyu1 220x290

Kyokka Golola Moses of Uganda!...

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala...

Ni 220x290

Nagenda okuva mu kkomera nnasanga...

NZE Joshua Kayiira nga ndi musuubuzi mu kibuga Kampala naye nga mbeera Kawaala.

Pata 220x290

Mukyala wange tamanyi kulabirira...

MUKYALA wange tamanyi kulabirira baana be era omukozi y’alabirira. Omukozi bw’agenda, awaka tubeera bacaafu, abaana...