TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Temulimbibwa bavubuka kukyusa bukulembeze - Col. Bantaliza

Temulimbibwa bavubuka kukyusa bukulembeze - Col. Bantaliza

By Musasi wa Bukedde

Added 13th December 2019

Yawadde abakyala amagezi nti, bwe balaba nga waliwo ebitabatuukako balonde abakulembeze be balaba nga balina obusobozi okutuuka eri omukulu alina ekyagi omuva emmere

Bantaweb 703x422

Col. Bantaliza ( owookubiri ku kkono) ng'alambula ebimu ku bikolebwa ebibiina by'abakyala.

OMUMYUKA w’omwogezi wa Gavumenti Col. Shaban Bantariza alabudde abakyala b’e Lugazi obutalimbibwa bavubuka ku kukyusa bukulembeze nga babuggya ku Pulezidenti Museveni n’agamba nti baagala kutuzza gye twava

Yawadde abakyala amagezi nti, bwe balaba nga waliwo ebitabatuukako balonde abakulembeze be balaba nga balina obusobozi okutuuka eri omukulu alina ekyagi omuva emmere.

Col. Bantariza yabitegeezezza ebibiina by’abakyala  ebyasobye mu 200, abaabadde ku ssomero lya Lugazi Umea P/S mu nteekateeka y’okusisinkana abakulu okuva mu Gavumenti okulaba engeri ebibiina gye bisobola okuyambibwamui okwekulaakulanya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kalendeweds1 220x290

Obunkenke e Namirembe nga Reverand...

Abooluganda n’emikwano gya bagole ababadde mu lutikko baasirikiridde buli omu nga bwatunuulira munne okutuusa Rev....

Saba 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Nakalembe1 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Sebulime1 220x290

Famire ya Ssebulime ekukkuluma...

FAMIRE y’omugenzi Ronald Ssebulime eyakubwa poliisi amasasi ng’ateeberezebwa okuba mu lukwe lw’okwagala okutta...

War1 220x290

Tekinologiya wa Iran asannyalazza...

TRUMP yabadde takisuubira nti Iran erina tekinologiya asobola okusannyalaza ennyonyi za America! Kyamukubye wala...