TOP

'Mutambule n'abaana ku mikolo gy'Obwakabaka'

By Dickson Kulumba

Added 13th December 2019

Yabadde Bulange - Mmengo bwe yabadde asisinkanye abantu abaavudde mu maggombolola okuli; Musaale Ssisa mu ssaza ly’e Busiro ne Mutuba XIII Muwanga mu ssaza ly’e Ssingo abaleese amakula ga Kabaka omwabadde ente, amatooke n’ebirala ebiriibwa.

Ssisaweb 703x422

Christopher Bwanika ( ali wakati) nga yeebaza ab'eggombolola ya Musaale Ssisa mu ssaza ly'e Busiro olw'okutwala amakula ga Kabaka

SSAABAWOLEREZA wa Buganda, Christopher Bwanika asabye abazadde okutambula n’abaana ku mikolo gy’Obwakabaka kibayambe okumanya kalonda yenna akwata ku Bwakabaka olwo bwe banaakuula nabo bakole ebyo bye bakuze balaba.

Yabadde Bulange - Mmengo bwe yabadde asisinkanye abantu abaavudde mu maggombolola okuli; Musaale Ssisa mu ssaza ly’e Busiro ne Mutuba XIII Muwanga mu ssaza ly’e Ssingo abaleese amakula ga Kabaka omwabadde ente, amatooke n’ebirala ebiriibwa.

N’agamba nti bwebatwala abaana, babeera boongera okunyweza ennono ne bayiga obuvunaanyizibwa obw’okuwereeza Kabaka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kalendeweds1 220x290

Obunkenke e Namirembe nga Reverand...

Abooluganda n’emikwano gya bagole ababadde mu lutikko baasirikiridde buli omu nga bwatunuulira munne okutuusa Rev....

Saba 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Nakalembe1 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Sebulime1 220x290

Famire ya Ssebulime ekukkuluma...

FAMIRE y’omugenzi Ronald Ssebulime eyakubwa poliisi amasasi ng’ateeberezebwa okuba mu lukwe lw’okwagala okutta...

War1 220x290

Tekinologiya wa Iran asannyalazza...

TRUMP yabadde takisuubira nti Iran erina tekinologiya asobola okusannyalaza ennyonyi za America! Kyamukubye wala...