TOP

Eyazze okubba ettooke akafiiriddemu

By Ssennabulya Baagalayina

Added 22nd December 2019

Eyazze okubba ettooke akafiiriddemu

Mat1 703x422

SSALONGO azuukuse mu buliri amatumbibudde n'agenda mu lusuku lw'omutuuze n'abbayo ettooke ebyembi obulamu bumugenzeeko
 
Saalongo Batesta Mbuule y'afiiridde mu mikono gya Poliisi ng'emutuusa mu ddwaliiro e Masaka.

Poliisi ekuliddwa AIP Tukamuhebwa y'egezezaako okutaasa obulamu bwa Saalongo Mbuule kyokka ne kitasoboka.

 
Mbuule aggyiddwa ku kyalo Kabaale-Bugonzi e Bukukula mu Kalungu. 
Eno abatuuze bamuzingizza mu kiro ekikeesezza ku Ssande ne bamutema ejjambiya okugulu n'okumukuba bubi nnyo.

Poliisi emuggyewo ng'akyali mulamu wabula n'abafiirako nga bamutuusa mu mikono gy'abasawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mathiaskatamba 220x290

Katamba alondeddwa ku bwassentebe...

Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

Multi10 220x290

Aba Multiplex bazzeemu okukola...

Aba Multiplex bazzeemu okukola lisiiti ne zinyooka

Ken1 220x290

Sipiika alagidde ministry ya Foreign...

Sipiika alagidde ministry ya Foreign affairs okuyamba Kenzo akomewo eka

Jud1 220x290

Jude Color Solution ekakasiddwa...

Jude Color Solution ekakasiddwa okufulumya masks

Images 220x290

Biibino ebibuuzo ebikyebuuzibwa...

Abantu abakwatibwa bajjanjabibwa kumala bbanga ki okuwona? Kisinziira engeri obulwadde buno gye bubeera bukukosezzaamu....