TOP

Fresh Kid omwaka agutandise na baloodi

By Musasi wa Bukedde

Added 1st January 2020

Fresh Kid omwaka agutandise na baloodi

Nam11 703x422

OMUBAKA wa palamenti owa Makindye West, Allan Ssewanyana yabadde ali mu maka ge e Lukuli Nanganda e Makindye n’awulira abantu abakonkona.

Yagenze okuggulawo ng’amaaso agakuba ku muyimbi Fresh Kid. Yabadde ne maneja we omupya n’abaaniriza.

Baanyumizzaamu era wano Fresh Kid we yategeerezza omubaka nti y’omu ku bantu be yeegomba ng’ate anyumirwa n’engeri gyagoberera ebyemizannyo.

Wano Fresh Kid we yakubidde Ssewanyana akaama nti ku kitone ky’okuyimba ky’alina ayagala kugattako okusamba omupiira kubanga nagwo agwewulira.

Ssewanyana yamusuubizza okumuyamba n’amutonerayo n’ebirabo n’okumwagaliza omwaka 2020 ogw’essanyu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Troubled 220x290

Oulanya agugumbudde abazadde abataweerera...

Omumyuka wa sipiika wa Palamenti, Jacob Oulanya agugumbudde abazadde abeesuuliddeyo ogwa nnaggamba okuweerera abaana...

Young 220x290

Abalokole batadde Gavt. ku nninga...

ABASUMBA b’abalokole batadde gavumenti ku nninga okubawa layisinsi ezibakkiriza okugatta abagole wabweru w’ekkanisa....

Kolayo 220x290

Bayisizza bajeti ya bukadde 200...

ABASUUBUZI mu Kikuubo ne Nabugabo bakungubagidde maama w’omugagga Moses Kayongo nnannnyini Mt. Zion Hotel esangibwa...

Kola 220x290

Agambibwa okubba kasooli bamukubye...

ABASERIKALE ba LDU baliko omuvubuuka gwe bakutte lubona mu lusuku ly’omutuuze ng’abba kasooli ne bamukuba amasasi...

Okutulugunya abakyala kweyongede...

Joan Nakilanda nga ono Alina emyaka 21 yafumbirwa nga alina omyeka 17 era nazala omwana we asoka neba. Oluvanyuma...