TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abantu b'e Kawempe, Bwaise, Mpererwe ne Mulago balaajana lwa kazambi

Abantu b'e Kawempe, Bwaise, Mpererwe ne Mulago balaajana lwa kazambi

By Moses Lemisa

Added 9th January 2020

Abantu b'e Kawempe, Bwaise, Mpererwe ne Mulago balaajana lwa kazambi

Kaz1 703x422

Abatuuze nga balaga engeri kazambi gy'ababonyabonyamu

EMIDUMU gya kazambi egimaze ebbanga nga tegikolwako gitabudde abatuuze b’omu kawempe olw’ekivundu ekibamazeeko emirembe.

Mu bitundu bye Kawempe ebyenjawulo buli w’oyita osangawo omudumu  gwa kazambi ogukulukutira mu mayumba g’abantu, mu myala ne mu ngudo  ng’abatuuze bagamba  okuva mu November w’omwaka oguwedde   kazambi y’abamalako emirembe nga bazze balajanira b’ekikwatako  ne batayambiddwa.

Abantu abasinga okkosebwa mulimu  Mpererwe, Bwaise , Kawempe ku taano, Mulago , Makerere Kavule , Kyebando n’ebitundu ebirala  ng’emidumu egisinga tegiriiko bisaanikira  abatuuze bye bagamba nti abakozi abavunanyibibwa ku kazambi baabiggyako ne babitwala ne batabikomyawo. 

Jackie  Namukwaya omutuuze we Mulago agambye nti abalina bizinensi okumpi n’emidumu gy’akazambi tebakyakola naddala abatunda eby’okulya ng’ekisinga okwewunyisa  aba National Water and sewage baabategeezza naye okuva omwaka oguwedde n’okutuusa kati tebabikolangako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...