TOP

Akabenje kasse omu ku lw'e Kayunga

By Saul Wokulira

Added 13th January 2020

Takisi ebadde ewenyuka obuweewo eyabise omupiira n'etta omu

Takisieyaguddenemipiiranegiddawagguluekifsaulwokulira2webuse 703x422

Takisi eyeegalise n'abaserikale b'ebidduka (ku kkono) nga bapima awaabadde akabenje

Bya Saul Wokulira    

Takisi yeerindiggudde ekigwo n’etta omuntu n’okulumya abalala.

Akabenje kano kaagudde Sinda ku luguudo oluva e Kayunga okudda e Mukono ku Lwokubiri.

Takisi nnamba UBB 520R yagudde mu kkoona ly’e Sinda kkiromita emu okuva mu kitoogo ky’omugga Ssezibwa.

Eyafudde ye Bernard Aluma nga yakutuse atwalibwa mu ddwaaliro ly’e Naggalama.

Abatuuze abaalabye ng’akabenje kagwaawo baategeezezza nti, takisi yayabise omupiira ate ng’eri ku misinde minene ne yeefuula.

Abamu ku baafunye ebisago baamenyese amagulu, abalala emikono era baatwaliddwa mu malwaliro okuli Kayunga ne Naggalama.

Abaserikale b’ebidduka okuva ku poliisi e Naggalama nga bakulembeddwaamu CPL Kirunda bazze ne kasiringi ne basika takisi ne bagitwala.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.