TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Museveni alayizza abalamuzi ba kkooti y'okuntikko ssaako n'aba kkooti enkulu

Museveni alayizza abalamuzi ba kkooti y'okuntikko ssaako n'aba kkooti enkulu

By Alice Namutebi

Added 14th January 2020

Museveni alayizza abalamuzi ba kkooti y'okuntikko ssaako n'aba kkooti enkulu

Mus11 703x422

PULEZIDENTI Museveni alayizza abalamuzi ba kkooti ey’okutiko n’akulira abalamuzi ba kkooti enkulu”principal judge” n'abakuutira  okukola emirimu gyabwe mu bwesimbu.
 
Abalamuzi abalayidde kuliko Mike Chibita abadde omuwaabi wa gavumenti omukulu DPP eyakuziddwa n'afuulibwa omulamuzi wa kkooti ey’okuntiko.

Abalamuzi abalala kuliko Ezekiel Muhanguzi ne Percy Tuhaise ababadde aba kkooti ejulirwamu nga bano bakuziddwa ne befuulibwa abalamuzi ba kkooti ey’okuntiko.

 
Bano bajjukirwa nnyo mu musango gw'abasiramu okuli Sheikh Muhammad Yunus Kamoga ne banne munaana abaasibwa emyaka gya bulamu bwabwe olw’omusango gw’obutujju.
Omulamuzi Flavian Zeija naye alayiziddwa okukukelembera abalamuzi ba kkooti enkulu “Principal Judge” nga ekifo kino kibaddemu omulamuzi Yorokamu Bamwine eyawummula mu December w’omwaka oguwedde.Omukolo gubadde mu maka g’obwa pulezidenti  Entebe
 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...