TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako omujaasi omutwe ne gubula

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako omujaasi omutwe ne gubula

By Paddy Bukenya

Added 28th January 2020

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako omujaasi omutwe ne gubula

Lim1 703x422

ENNYONYI ya UPDF egudde abajaasi babiri abagibaddemu ng'omu abadde ayigiriza munne.

Ennyonyi eno ey'ekika kya Helicopter egudde Ku lusozi lye Ndeese mu gombolola ye Bulo mu Butambala oluvannyuma lw'ennyonyi okubalemerera n'egwa n'esensebuka yonna n'efuuka bulele.

Abafudde ye Maj Naome Karungi ne Rt Cadet Benon Wakaalo abadde ayiga obwa pilot nga amaliriza mu April w'omwaka guno nga ono emutemyeko omutwe n'egubula.

Omwogezi w'eggye ly'omubbanga Edward Birungi ategezezza nti abagenzi babadde bagenda mu nkambi ye Kabbamba gye batendekerwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.