TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Dr Hamza agambye enkya teri kukwata ku mulwadde yenna agenda kubeera ku Africana mu kivvulu Sweetheart we Rema

Dr Hamza agambye enkya teri kukwata ku mulwadde yenna agenda kubeera ku Africana mu kivvulu Sweetheart we Rema

By Josephat Sseguya

Added 13th February 2020

Dr Hamza agambye enkya teri kukwata ku mulwadde yenna agenda kubeera ku Africana mu kivvulu kya "Swthrt" we Rema

Rem11 703x422

Rema Namakula n'omwami we Dr Hamza

Dr. HAMZA Sebunnya awera kukyekola ne mukaziwe Rema Namakula ku lw’abaagalana.

Hamza agamba nti olunaku lw'enkya tagenda kukuba muntu yenna mpiso mu ddwaliro gy’akolera n’abakozi bonna abalagidde bawummule kubanga olunaku yaluwadde Rema.

Hamza abadde ne Rema ku Hotel Afrikana beetegekera ekivvulu kyabwe agambye nti naye agenda kuyimba ezimu ku nyimba za mukyala we oyo bwe zinaamulema okuyimba ku sitegi olw’obutazeekakasa nyo wakiri anaazimuyimbira nga bali bokka.

Anokoddeyo oluyimba lwa Balitukululira ku kaliba lw'agambye nti yagenda okulaba Rema mu bbanga lye yagaanye okwogera ng’oluyimba olwo yalwagala dda era mukyalawe alumuyimbiramu n’awaka.

Agasseeko nti mu by’obugagga by’alina ku nsi, n’ebikulu by’atuseeko ku myaka gye, eky’okusisinkana Rema ate n’amusaba omukwano ate n’akkiririzaawo nga teyekozezza ng’abakyala abalala ky’ekikyasinze okumusanyusa era Rema amutwala nga kyabugagga era ly’essanyu lye.

Rema agambye nti okuva lwe yafuna Hamza, yatereera ebirowoozo ne bikungaana kati ne byonna by’akola abitegeera tali nga luli.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

St14 220x290

Obululu bwa Stambic Uganda Cup...

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Got12 220x290

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja...

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja

Muhabati 220x290

Abawanguzi ‘b‘Omuhabati ku kizinga’...

NG’EBULA ennaku mbale Bukedde TV okutwala abawagizi baayo ku bizinga e Kalangala, abantu bakyagenda mu maaso n’okwetaba...

Untitled5 220x290

Owa B2C baamunaaza olweza ne lunoga...

OMUYIMBI w’ekibiina kya B2C, Peterson Ssali amanyiddwa nga Boby Lash akuze. Okumanya akuze n’okukookolima akookolima....

Luke 220x290

Mmotoka y’abagole egudde mu mugga...

MMOTOKA ebaddemu abagole n’abooluganda lwabwe 7 egudde mu mugga abantu bataano okuli n’abagole ne bafiiramu