TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Batongozza kaweefube w'okutunda ebimera ebitafuuyiddwa

Batongozza kaweefube w'okutunda ebimera ebitafuuyiddwa

By Ruth Nazziwa

Added 13th February 2020

Batongozza kaweefube w'okutunda ebimera ebitafuuyiddwa

Kit15 703x422

Abakola omulimu gw'okujjanjabisa obutonde nga bakozesa ebibetolode batongozza kaweefube wokutandikawo akatale akatundwamu emmere etafuuyiddwa na ddagala.

Sam Ssegirinya ow'ekitongole kya save the Rural Out of Poverty International (SROP)  bwe baabade mu lukungaana lw'abannamawulire ku ofiisi z'ekitongole e Kakiri yategeezezza nti mu bbanga eritali lya wala bagenda kutuusa ekyuma ekikebera obutwa mu birime.

Ayongeddeko nti mu nteekateeka eno, bajja kuyamba nnyo okukeendeeza ku ndwadde eziva ku butwa obuva ku ddagala erikozesebwa okufuuyira ebirime ng'ebijanjaalo, kasooli, enva endiirwa, ebibala , enkoko n'ebisolo ezikyase mu Bannayuganda ensangi zino naddala kookolo,ssukaali , puleesa n'endala.   

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Muhabati 220x290

Abawanguzi ‘b‘Omuhabati ku kizinga’...

NG’EBULA ennaku mbale Bukedde TV okutwala abawagizi baayo ku bizinga e Kalangala, abantu bakyagenda mu maaso n’okwetaba...

Untitled5 220x290

Owa B2C baamunaaza olweza ne lunoga...

OMUYIMBI w’ekibiina kya B2C, Peterson Ssali amanyiddwa nga Boby Lash akuze. Okumanya akuze n’okukookolima akookolima....

Luke 220x290

Mmotoka y’abagole egudde mu mugga...

MMOTOKA ebaddemu abagole n’abooluganda lwabwe 7 egudde mu mugga abantu bataano okuli n’abagole ne bafiiramu

Employed 220x290

Akwana abawala n'ababba poliisi...

POLIISI ekutte omusajja agenda mu bbaala n’ebifo ebirala ebisanyukirwamu n’akwana abawala n’ababbako ebintu byabwe....

Sit51 220x290

UCU ne KIU balwana kuva mu kibinja...

UCU ne KIU balwana kuva mu kibinja kya University League