TOP

Abazibizi bayambye KCCA okusigala mu Uganda Cup

By Moses Kigongo

Added 16th February 2020

ABAZIBIZI ba KCCA okuli Peter Magambo ne Filbert Obenchan beetisse olunaku oluvanyuma lw'okuteebera ttiimu yaabwe ggoolo 2 ezaagiyambye okweeyongerayo ku luzannya oluddako mu kikopo kya Stanbic Uganda Cup e Lugogo.

ABAZIBIZI ba KCCA okuli Peter Magambo ne Filbert Obenchan beetisse olunaku oluvanyuma lw'okuteebera ttiimu yaabwe ggoolo 2 ezaagiyambye okweeyongerayo ku luzannya oluddako mu kikopo kya Stanbic Uganda Cup e Lugogo.

Bino byabaddewo ku Lwomukaaga akawungeezi oluvannyuma lwa lw'abazibizi bano (Magambo ne Obenchan) okuteeba ggoolo emu buli omu ezaayambye KCCA okukkakkanya Bukedea (emu ku ttiimu za Big League) ezaabadde zigezaako okwepima mu bannantameggwa ba liigi ya Uganda bano ku Lwomukaaga akawungeezi.

Obuwanguzi buno bwayongedde  KCCA essuubi ly'okunnyuka sozoni eno n'ebikopo 2 (okuli ekya Uganda Cup ne Super League) bye bavuganyaako sizoni eno.

KCCA  kati erinze bululu obunaakwatibwa ku luzannya lwa ttiimu 16 okufunako ttiimu gy'enettunka nayo mu kikopo kino okusobola okutuukiriza ekirooto kyayo eky'okusigala mu  lwokaano lw'ebikopo ebibiri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...