TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abalokole batadde Gavt. ku nninga ku kugatta abagole

Abalokole batadde Gavt. ku nninga ku kugatta abagole

By Musasi wa Bukedde

Added 17th February 2020

ABASUMBA b’abalokole batadde gavumenti ku nninga okubawa layisinsi ezibakkiriza okugatta abagole wabweru w’ekkanisa.

Young 703x422

Omutume Dr. Joseph Serwadda

Omutume Dr. Joseph Serwadda akulira abalokole mu ggwanga yategeezezza nti layisinsi ezaabaweebwa zibakugira okugattira abagole wabweru w’ekkanisa so nga nabo bandyagadde okwegazaanya ng’eddiini endala nga basobola okugattira abagole mu bifo nga ku bbiici, wooteeri n’awalala.

Yategeezezza mu kusaba ku Ssande ku kkanisa ya Victory Christian Centre mu Ndeeba nti baagala layisinsi ziggyibwe ku bizimbe ‘ekkanisa’ ziweebwe omusumba kinnoomu ng’omusumba oyo asobola okugattira abagole wonna w’aba ayagadde awatali kimukugira kasita aba nga yaweebwa layisinsi emukkiriza okugatta.

Dr. Serwadda era agamba nti bo nga ab’enzikiriza ya Kristo beetaaga n’etteeka erya Christian Marriage Bill liyambeko mu kuluhhamya obufumbo bwabwe era liwe n’ebbeetu abagoberezi okukubanga ebirayiro ng’enzikiriza yaabwe bw’egamba.

Atiisizza nti bbo ng’abalokole tebajja kukombya ku munnabyabufuzi yenna kalulu kaabwe mu kulonda okujja singa okusaba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...