TOP

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye n’asoomooza banne!

By Martin Ndijjo

Added 21st February 2020

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

Sam2 703x422

amaka ga Sam Mukasa (mu katono)

Bw’oyogera ku bamaneja b’abayimbi mu Uganda abalina ke bekoledde, Sam Mukasa owa King Saha y’omu ku bbo.

Mukasa asabukulidde goloofa gy’azimbye e Kawuku ku Ntebe Road eccamudde emikwano n’abawagizi be.

 amaka ga ukasa bwe gafanana wabweru amaka ga Mukasa bwe gafanana wabweru.

Amaka gano ag’omulembe agatandise okwogeza abantu obwama, ng’ogyeko  okulabika obulungi  wabweru, galina kumpi buli kimu ky’osanga mu maka ga basereebu.

Munda mu kikomera alinamu ekifo ekyenjawulo abantu we bawumulira, kuliko awazannyirwa omupiira gw’ensero, azimba kiddiba ekiwugirwamu n’ebirala.

Abamu ku bantu obwedda abalaba amaka gano bogera kimu "Mukasa takyasabirwa"

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...

Ugandakampalaext19441 220x290

CORONAVIRUS: Ekitebe kya America...

GAVUMENTI ya Amerika ewadde Uganda ebyetaagisa okulwanyisa ssennyiga omukambwe.