TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mayinja yeeganye eby'okuwagira NRM ng'ayimbira e Nakulabye

Mayinja yeeganye eby'okuwagira NRM ng'ayimbira e Nakulabye

By Ponsiano Nsimbi

Added 24th February 2020

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People Power, wabula teyagenzeeyo kulya ng’abamu bwe bakimuteekako.

Mayinjangaayimba 703x422

Ronald Mayinja

Omuyimbi Ronald Mayinja akubye emiziki e Mukono ne Nakulabye ne yeewuunya engeri abaayo gye baamusanyukidde n’okumuwagira. 
 

 Mayinja nga azina n'omuddigize 

Yabadde ku bbaala za Labamba ku nkomerero ya wiiki ewedde   nga yayimbye ennyimba ze empya n’enkadde okwabadde Doreen, Nnazaalibwa mukazi mwavu, Mzeei Bizzeemu, Njagaza Kajanja, Necklace, Ani agula ensi n’endala.
 

 Omuyimbi Mayinja n'omu ku baddigize

 
Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People Power, wabula teyagenzeeyo kulya ng’abamu bwe bakimuteekako.

 Omu ku baddigize 

 

 Omu ku byana ebyabadde ku kivvulu

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi