TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Chozen Blood ne Winnie Nwagi kirabika bali ku biri ebyaragirwa

Chozen Blood ne Winnie Nwagi kirabika bali ku biri ebyaragirwa

By Musasi wa Bukedde

Added 29th February 2020

ABAALABYE ekifaananyi kya Winnie Nwagi ng’atunuza ekyejo manya ng’atunuza amaaso agaloola bwe yabadde ne Chozen Blood baakikoonyeemu nti ddala ababiri bano balabika bali mu kintu.

Hi 703x422

ABAALABYE ekifaananyi kya Winnie Nwagi ng’atunuza ekyejo manya ng’atunuza amaaso agaloola bwe yabadde ne Chozen Blood baakikoonyeemu nti ddala ababiri bano balabika bali mu kintu.

Abalala nti bali ku byalagirwa, John Blaq by’ayimbako. Ate ne Chozen Blood bwe yabuuziddwa ku nkolagana ye ne Nwagi bwe yabadde ku kitebe kya Vision Group efulumya Bukedde yasoose kuteekako kaseko ku matama ndowooza nga tumujjukiza bye bakola nga bali babiri.

Oluvannyuma yategeezezza nga bwe balina enkolagana ennungi era tebejjusa ku kye baliko.

Wabula amangu ddala yakyusizza ffeesi ng’agamba nti abantu abagamba nti Winnie Nwagi mukulu ku ye kimuluma kubanga ye tannakaayanako nti amusinza Ssekukkulu z’alidde.

Yagambye nti ababoogerera tebajja kubalemesa kye baliko.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono