TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Sipiika agobye omubaka mu palamenti olw'ekirwadde kya Corona Virus

Sipiika agobye omubaka mu palamenti olw'ekirwadde kya Corona Virus

By Benjamin Ssebaggala

Added 12th March 2020

Sipiika agobye omubaka mu palamenti olw'ekirwadde kya Corona Virus

Rem12 703x422

Anthony Akol

SIPIIKA  Rebecca Kadaga agobye omubaka Anthony Akol mu lutuula olw'okumwekengera nti ayinza okubeera ng'azze n'akawuka ka Corona Virus.
 
Omubaka ono yakava mu ggwanga lya South Korea erimu ku mawanga Uganda gye yaweze abantu abavaayo okuyingira mu Uganda.
 
Minisita w'ebyobulamu Jane Ruth Acheng yalagidde nti abantu abava mu mawanga gebagaanye nga ne South Korea kweri balina okisooka okubaggalira awantu babeetegereze okumala ennaku 14.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’

Lwe11 220x290

Obugubi abasajja bwe bayitamu olw’okusiiba...

Obugubi abasajja bwe bayitamu olw’okusiiba awaka

Lv1 220x290

Engeri gy’okozesa ekiseera kino...

Engeri gy’okozesa ekiseera kino okunyweza laavu yammwe

Kab19 220x290

Bakubye owa LDU mu kafiyu

Bakubye owa LDU mu kafiyu

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...