TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bebe Cool ayanjudde Studio gye yasababira abayimbi ewa Pulezidenti Museveni

Bebe Cool ayanjudde Studio gye yasababira abayimbi ewa Pulezidenti Museveni

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd March 2020

Bebe Cool ayanjudde Studio gye yasababira abayimbi ewa Pulezidenti Museveni

St1 703x422

Gagamel Studio nga bwefaanana kati

Bebe Cool ayanjudde Gagamel Studio gye yasaba Pulezidenti Museveni n'ekigendererwa ky'okutumbula ebitone by'abayimbi n'okwongera omutindo gwa music wa Bannayuganda.
 
Bebe Cool ayongeddeko nti bino by'ebimu ku bibala by'okubeera ne Pulezidenti omulungi bw'asuubiza atuukiriza era n'asaba abayimbi bonna abali mu kibiina kya UMA okuleeta music waabwe bamulikodingire mu Gagamel Studio.

Ssali ategeezezza nti agambye nti abayimbi bajjanga kusasulayo obusimbi obutonotono emitwalo 15 okulikondinga okumala essaawa ssatu nga zino ssente zaakulabirira Studio.Ayte aba video emitwalo 60 okumala essaawa kkumi. Agamu ku mateeka agateereddwawo ku buli muntu aganda okkozesa studio eno mulimu;

 
1 Asssoka okujja y'akolebwako
 
2 Tewali muyimbi yenna ajja kukkirizibwa kulinnya ku studio ng'atamidde oba ng'alina by'akizesezza
 
3 Buli muyimbi akkkurizibwa okutambula n'abantu babiri babeera ayagadde wabula takkirizibwa kusukka ku eyo ennamba
 
4 Buli muyimbi akkirizibwa okujja ne Producer we.
 
Studio eno etandika okukola nga 30 omwezi guno nga buli eyeetaaga okugikozesa ayitirira ku oiffices za UMA ne bamubuulira eky'okkola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kag1 220x290

Ekizibu kya corona kisaza abantu...

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Kit1 220x290

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast...

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Acfc67552a0b422590ccdbe84492c45a 220x290

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda...

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda okulima

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’

Lwe11 220x290

Obugubi abasajja bwe bayitamu olw’okusiiba...

Obugubi abasajja bwe bayitamu olw’okusiiba awaka