TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bebe Cool ataddewo amateeka eri abagenda okukozesa Gagamel studio

Bebe Cool ataddewo amateeka eri abagenda okukozesa Gagamel studio

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd March 2020

Bebe Cool ataddewo amateeka eri abagenda okukozesa Gagamel studio

Ras3 703x422

Bebe Cool ng'annyonnyola

Bebe Cool ayanjudde Gagamel Studio gye yasaba Pulezidenti Museveni n'ekigendererwa ky'okutumbula ebitone by'abayimbi n'okwongera omutindo gwa music wa Bannayuganda.
 
Bebe Cool ayongeddeko nti bino by'ebimu ku bibala by'okubeera ne Pulezidenti omulungi bw'asuubiza atuukiriza era n'asaba abayimbi bonna abali mu kibiina kya UMA okuleeta music waabwe bamulikodingire mu Gagamel Studio.
 
Ssali ategeezezza nti agambye nti abayimbi bajjanga kusasulayo obusimbi obutonotono emitwalo 15 okulikondinga okumala essaawa ssatu nga zino ssente zaakulabirira Studio.Ayte aba video emitwalo 60 okumala essaawa kkumi.
 
Agamu ku mateeka agateereddwawo ku buli muntu aganda okkozesa studio eno mulimu;
 
1 Asssoka okujja y'akolebwako
 
2 Tewali muyimbi yenna ajja kukkirizibwa kulinnya ku studio ng'atamidde oba ng'alina by'akizesezza
 
3 Buli muyimbi akkkurizibwa okutambula n'abantu babiri babeera ayagadde wabula takkirizibwa kusukka ku eyo ennamba
 
4 Buli muyimbi akkirizibwa okujja ne Producer we.
 
Studio eno etandika okukola nga 30 omwezi guno nga buli eyeetaaga okugikozesa ayitirira ku oiffices za UMA ne bamubuulira eky'okkola

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’

Lwe11 220x290

Obugubi abasajja bwe bayitamu olw’okusiiba...

Obugubi abasajja bwe bayitamu olw’okusiiba awaka

Lv1 220x290

Engeri gy’okozesa ekiseera kino...

Engeri gy’okozesa ekiseera kino okunyweza laavu yammwe

Kab19 220x290

Bakubye owa LDU mu kafiyu

Bakubye owa LDU mu kafiyu

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...