TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ekutte n'eggalira abasuubuzi 4 abaapaazizza ebbeeyi y'ebintu: Kuliko Abayindi 3

Poliisi ekutte n'eggalira abasuubuzi 4 abaapaazizza ebbeeyi y'ebintu: Kuliko Abayindi 3

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2020

Abasirikale ba Poliisi nga bakulembeddwamu RDC w'e Koboko Capt. Yahaya Kakooza bagaddewo amadduuka ne bakwata Abayindi 3 ne Munnayuganda omu abaabadde bongezza ebbeeyi y'omunnyo, sukaali n'ebintu ebirala.

E61ba92d28bb40079fd9d2f111a58b9e 703x422

BYA SIRAJE SSEMUGENYI

Poliisi mu kibuga ky'e Koboko ekutte abasuubuzi 4 abakozesezza okubalukawo kw'ekirwadde kya COVID-19 nebongeza ebisale by'ebintu. 

Abasirikale ba Poliisi nga bakulembeddwamu RDC w'e Koboko Capt. Yahaya Kakooza bagaddewo amadduuka ne bakwata Abayindi 3 ne Munnayuganda omu abaabadde bongezza ebbeeyi y'omunnyo, sukaali n'ebintu ebirala.

Bano bakwatiddwa oluvannyuma lw'abatuuze okwemulugunya.

Bano kuliko nannyini; Lila-D-Keshwala enterprise, home brother’s investment ne Paul enterprise, nga babadde batunda saketi y'omunnyo ku shs 3,000 okuva ku 700.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Masese11 220x290

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde...

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde wansi ebikola

Mabikengaanyonyolaabakampuniyacceccabakolaoluguudolwabusegampigi 220x290

Kkampuni y'Abachina esenze ebirime...

ABAKOLA oluguudo lwa Busega – Mpigi basenze ebirime by'omutuuze n'alaajanira UNRA okumuliyirira.

China1 220x290

Abachina abaakwatiddwa babagguddeko...

POLIISI yakwongera emisango emirala ku Bachina abaatwaliddwa mu kkooti ku Lwokutaano ne basindikibwa e Luzira....

Kangaliyapoliisingaesazeekoekigokyempigiewabaddemmisa 220x290

Poliisi eggalidde Faaza lwa kujeemera...

POLIISI esazeeko Faaza Kiibi ng'akulembeddemu mmisa mu Klezia y'ekigo ky'e Mpigi n'emukwata n'atwalibwa ku poliisi...

Kab18 220x290

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo...

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo